Bobi Wine yeyimiridde Ashburg Kato

Bobi Wine yeyimiridde Ashburg Kato eyabadde asibiddwa Brain White nga amulanga okumwononera erinnya nga awandiika ku mukutu gwa Facebook ku bulamu bwe obwayita wamu n’okuwandiika ku wa gyeyajja ssente.
Agamba nti ono amulebula nga asaasanya ebitali bituufu ku wa gyeyajja ssente. Ono yatwaliddwa ku Katwe Police Station lwakugerageranya obulamu bwa Brain White obukadde n’obupya bwalimu kati naddala engeri gyeyafunamu ssente.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
amataba gagoyezza abo mu kisenyi