Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti LOP Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Ndi mu Lubaga Cathedral okubaawo ng’omujulizi nga Most Rev Paul Ssemwogerere atuuzibwa nga Archbishop wa Kampala. Ne Pulezidenti Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine waali ku mukolo.”
Bobi Wine yetabye ku mukolo gw’okutuuza Ssaabasumba wa Kampala
Share.