Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya twolekedde Akaseerezi era ku nnya ekiro lindirira enkabikkabi zabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 437 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Bobi Wine yekokola Ababaka ba Opposition abateetera ne Gavumenti

April 5, 2023 · Mubiru Ali
Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nalaga obweralikirivu ku bamu ku Babaka abali ku ludda oluwabula Gavumenti gyebakolamu emirimu gyabwe ye kyayise okuteeteera mu nkukutu ne nnakyemmalira.
Okwogera bino, Kyagulanyi abadde atangaaza Eggwanga ku mbalirira eyatongozeddwa ng’essira erisimbye kukya kulwanirira ddembe lya Bannansi era gy’aggya okukozesa mu bukulembeze bwe.