Breaking
News: Ndyamaggwa kye ki?Musumugumba yani? Abeddira Endiisa akabbiro kaabwe Nnaabalya, kye ki? Engule 2026
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta luno ne leero ku nnya ekiro lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
News: Omuwandiisi omukulu mu Minisitule yebyobulamu Dr. Diana Atwine avuddeyo nafulumya ekiwandiiko nategeeza nti Dr. Robert Candia tanayimirizibwa ku
News
Bobi Wine yasiibye Kabowa
January 21, 2024 · Mubiru Ali
Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Nga Military ne Uganda police bakyayongera obukuumi e Magere ssaako n’okunoonya buli wamu banzizeeyo bazingalire awaka, ettuntu lyeggulo nalimaliddeko Kabowa ngafuna ekyemisana wamu n’okwogerezeganyaamu n’abantu. Abantu baffe bwebukuumi bwaffe obusingayo. Enkya (leero) tusaleko wa?”