Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 51 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Bobi Wine yali antomezza tinga tinga – Pulezidenti Museveni

January 1, 2022 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Aba National Unity Platform nga bayambibwako Bannamawulire abawano nebweru baali baagala kukyankalanya akalulu k’e Kayunga. Baali baagala kukola kino mu kalulu k’obwa Pulezidenti naye netubalabuukirira. Mujjukira Bobi Wine mu Arua bweyavuga tingatinga (tractor) nga ayagala kutomera motoka zange.”