Bobi Wine tolimba bantu – Jennifer Fulfigure

Pinterest LinkedIn Tumblr +
BOBI WINE ABALIMBA – FULFIGURE:
Nakanguubi Jennifer aka Jennifer Fulfigure avuddeyo nagamba nti yewuunya Bannayuganda olwobutasiima Pulezidenti

Yoweri Kaguta Museveni kuba twamufuna nga kirabo nti era n’okuwangula ekisanja ekirala ekya 2021-2026 twandibadde tumuwa ne ssente okumusiima. Ono era alumbye Pulezidenti wa National Unity PlatformHon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Winenti ye afuna omusaala okuva mu Gavumenti nawalala kyokka agamba abantu okwekalakaasa. https://youtu.be/577QsG924JI
Share.

Leave A Reply