Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 734 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Bobi Wine tojja kututiisatiisa – Gen. Muhoozi

November 3, 2020 · Mubiru Ali
Gen. Muhoozi Kainerugaba avuddeyo ku mukutu gwe ogwa twitter nategeeza nga bweyayogerako ne muto we Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Nagamba muto wange, nti TOSOBOLA kututiisatiisa. Tulina amaanyi okusinga gotasobola nakulowoozaako kufuna.
Bwoba olowooza ku kulwana tujja kukufugaza. Twagala mirembe! Naye bwoba oyolagala kutulwanyisa tukulinze.”