Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 314 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Bobi Wine tegekayo ekivvulu kyobwerere – Mwenda

July 3, 2019 · Mubiru Ali

Andrew M. Mwenda yavuddeyo ku mukutu gwa Twitter nakozesa ekifaananyi kya Pulezidenti Museveni ekikadde bweyasanga abaana nga basamba omupiira naye nabeyunguka nga alaga nga ekyajjo; “Okunoonya akalulu aka 2021 kuli mu giya! Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olwaleero bwabadde agenda mu Makindye East asanze abaana nga basamba omupiira natandika okuzannya nabo. Katusuubire nti ne Bobi Wine akirize ategekeyo ebivvulu ku nguudo eby’obwereere, ekyo kijja kuba kyakyenkani”