Bobi Wine tasobola kufuga Yuganda – Minisita Mutuuzo

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku kikula ky’abantu n’obuwangwa Peace Regis Mutuuzo nga yakiikirira Abakyala b’e Bunyangabu nga Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM avuddeyo nalabula abantu b’e Budaka baleme kuwagira kisinde kya People Power – Uganda eky’omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine kuba tekirina kigendererwa yadde obusobozi bw’obukulembeze obusobola okukulembera obulungi eggwanga.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
abakozi ba makerere mubeere n’empisa – Nawangwe