Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 457 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Bobi wine tanatuusa kubeera pulezidenti wa Yuganda – nagenda

January 21, 2019 · Mubiru Ali

John Nagenda: Singa ekisinde kya Bobi Wine ekya People power bawangula National Resistance Movement – NRM ya Yoweri Kaguta Museveni mbaagaliza buwanguzi era aba ajja kuweebwa obuyinza wabula nga ekya Bobi Wine okuwangula tekijja kubaawo si mukadde kano. Era omuntu yenna alowooza nti Bobi Wine asobola okufuga eggwanga lino ateekwa okubeera nga mulalu.
Oyo yenna agenda okubeera Pulezidenti wa Yuganda addako nga sirinaamu kwewuunya yadde okwebuuza ku muntu yenna ajjakuva mu NRM.