Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Bobi Wine talina mulamwa – Hon. Mbayo

September 26, 2018 · Mubiru Ali

Minista avunaanyizibwa ku nsonga za Pulezidenti era nga y’Omubaka Omukyala owwa district ye Luuka Esther Mbulakubuza Mbayo asekeredde mubaka munne owa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Sentamu aka Bobi Wine obutajukira gyenvudewe olwo nadda mukutabangula emirembe gya Bannauganda ebiro bino.

Ono agamba nti ekibinja kya Bobi Wine ekya People Power kikoze kinene nnyo okwonoona abaana abato nga agamba nti Bobi Wine talina nasuubi lyonna lya kufugako Ggwanga lyattu Uganda nakatono ye Muntu akolagana nabayaaye talina nansonyi kubanga gavumenti yakuno yabakumanga ne mubivulu byabwe byebavangamu ekiro buli lunaku nga batamilukuse nga mpaawo ababakuba ku mukono. Ono abadde asisinkanye abasawo b’ekinnansi mu district ye Luuka ku kitebe ky’e Gombolola ye Bulongo.