Breaking
News: Omulondo mbu bwogulya ogejja ekitalabika! Omuwuulu ye musajja ayita ku ndiga ensajja nemulaawa! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa manyumya nebiwooma girindirire buli kiro ku ssaawa nnya. News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Balaam Barugahara Ateenyi alidde matereke nomukulu wessomero.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing Β· 432 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Bobi Wine talina busobozi kukulembera Uganda

March 1, 2024 · Mubiru Ali

Omubaka Twaha Kagabo avuddeyo ku biriwo mu National Unity Platform; β€œKino kikakasizza kyenayogerako emabegako nti mu bukulembeze bwa National Unity Platform mujjuddemu katemba. Njagala okwebaza obukulembeze bwa Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) okwoleka nti waliwo ebintu byebasobola okukola nebyebatasobola kuba bwetwali tujja mu bukulembeze twawa Bannayuganda essuubi nti tusobola okutwala obuyinza bwa Uganda.
Kino kituyambye okukakasa nti waliwo abantu abasobola okukola ebintu ebimu ebirala nebabirekera abalala era atulaze nti talina busobozi bukulembera Uganda.”