Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 569 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Bobi Wine Poliisi emusazeeko ku Ssezibwa

January 6, 2021 · Mubiru Ali
Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert Bobi Wine agaaniddwa Uganda Police Force okweyongerayo e Namisindwa gyabadde alina okukuba olukungaana olunaku olwaleero. Poliisi ekebera buli motoka gyatambudde nayo. Bino biri ku mugga Ssezibwa ku luguudo lw’e Kayunga.