Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 918 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Bobi wine poliisi emunoonya

December 15, 2018 · Mubiru Ali

Bobi Wine avuddeyo ku mukutu gwa Facebook nawandiika: Poliisi ezinzeeko wooteri ya City Hotel wembadde mpumulidde nga netegekera ekivvulu kyaleero. Poliisi ekutte abantu bange abawerako, era nga wenjogerera basazeeko nemiriraano nga banoonya buli wamu. Nzizizza musango ki Naye? Okugenda okuyimba mu kivvulu bbo benyini kyabakiriza! Natuuse mu Jinja misana ttuku abantu nebatwaniriza. Kati nebuuza lwaki Poliisi esazeewo kunoonya nga bumaze kuziba! Ekitegeeza balina ebigendererwa ebirala byebaagala okutuukiriza ekiro, naye bino byonna tujja kubivuunuka.