Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 166 listening Simba FM Live

Bobi Wine otwefuulirako owakabi ngenda kuwagira Museveni – Eddy Kenzo

August 8, 2020 · Mubiru Ali
Eddy Kenzo avuddeyo nawera nti ketonnye kagwake Bobi Wine bwawangula obwa Pulezidenti ye agenda mu buwanganguse. Kenzo agamba nti Bobi Wine yewanika okulaga nti asinga abalala bonna. Nti era bwategendereza yandiwagira Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ayiirewo ddala omubiri amulemese. Kenzo agamba nti okumanya Bobi yeyagaliza yatuuka n’okugamba Bannayuganda bazire emipiira gya Uganda Cranes wabula bwetunuulira ‘post’ ya Bobi Wine gyeyateekayo nga 22-Oct-2018 eraga nti yali tawagira hashtag ya #boycottugandacranes; https://youtu.be/zoIRy5iTx9Y