Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Bobi Wine ne Zaake tebabatulugunya bakuba bakube – Maganda Wandera

September 7, 2018 · Mubiru Ali

Hon. Julius Maganda nga ye Minister avunaanyizibwa ku nsonga za East Africa agamba nti Ababaka Kyagulanyi Ssentamu wamu ne munne Francis Zaake tewali yabatulugunya wabula bakubwamu ku miggo era nti kyebayitamu kitono nnyo ekitasaanye kuyitibwa kutulugunyizibwa yadde nakatono.

Agamba nti n’ekirala twesibye nnyo ku ky’okutulugunyizibwa natwerabira mbeera ki eyaliwo balyoke bakubibwe okutuuka mu mbeera eyo.