Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 262 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Bobi Wine ne Nubian Li bagenda kukuba abawagizi baabwe omuziki

December 25, 2020 · Mubiru Ali
Munnakibiina kya National Unity Platform- NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wineavuddeyo nategeeza nga olunaku olwaleero ku ssaawa kumi nabbiri ez’olweggulo okutuusa ssaawa bbiri ez’ekiro bwasazeewo ye ne Nubian liokusanyuusaamu ttiimu ye gyanoonya nayo akalulu mu kyatuumye #RevolutionaryChrismasConcert butereevu okuva e Ntungamo gyeyakwatidde Ssekukulu.
Agamba nti kino akikoze okubasiima olw’okumubeererawo nga atalaaga Disitulikiti 95 nga bagumidde byonna ebibaddewo. Agamba nti bangi ku bbo basazeewo obutaddayo waka olunaku ku lukwata nabaabwe.