bobi wine ne banne bazeeyo mu arua

Olunaku lw’eggulo Ababaka ab’enjawulo okwabadde n’omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine, Hon. Zaake owa Mityana Municipality ne bannakisinde kya @People Power wamu n’ababaka abalala beetabye ku mukolo ogw’okwebaza ogwategekeddwa Hon. Kaisano Wadri mu Arua nga yebaza Katonda wamu n’abalonzi be.

Guno gwegwabadde omulundi gw’Ababaka abamu okudda mu Arua mu mirembe nga basembayo okubaayo nga 13-August-2018 bwebaali banoonyeza Wadri akalulu.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
aba boda boda bagwanganye mu malaka