Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 727 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Bobi Wine naye awaddeyo ebintu eri Minisitule Y’ebyobulamu okuduukirira Bannayuganda

April 8, 2020 · Mubiru Ali

Minisitule y’ebyobulamu evuddeyo netegeeza nga Omubaka wa Kyaddondo East Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine bwawaddeyo ebintu eby’enjawulo omubadde ssabbuuni, emmere (akawunga) wamu n’omunnyo mu kaweefube w’okuduukirira abatalina mwasirizi mu kaseera kano nga ekirwadde kya #COVID-19 kitigomya ensi yonna. Minisitule era esiimye abo bonna abavuddeyo nebawulira omulanga gwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni nga bawaayo ebintu eby’enjawulo.