Bobi wine ebivvulu bye abifuula bya byabufuzi – Minisita Kania

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga Obiga Kania anyonyodde ekiviriddeko ekitongole kya Poliisi okwekengera ebivvulu by’omuyimbi Bobi Wine era Omubaka wa Palamenti owa Kyadondo East Robert Kyagulanyi.
Minista agamba nti bbo nga Gavumenti tebalina buzibu bwonna nabivvulu bya Bobi Wine okujjako ate ye okubifuula akaddaala k’ebyobufuzi natandika okukolokota Gavumenti. Agamba nti Gavumenti yonna etegeera kino tesobola kukikiriza.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Poliisi ekutte abalowoozebwa okwenyigira mu kuwamba omulambuzi