Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 213 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

bobi wine e bugiri ayanirizddwa nga muzira

December 29, 2018 · Mubiru Ali

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine ali Bugiri gyagenze okubaawo ku kabaga akategekeddwa mubaka munne akiikirira Bugiri Municipality Asuman Basaalirwa ak’okwekulisa obuwanguzi bweyatuukako era nga omugenyi omukulu ye Minisita w’ensonga za East African Community, era Omumyuka wa Ssaabaminisita ow’okubiri Ali Kirunda Kivejinja.