Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 93 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Bobi Wine bwomaliriza emisomo ku LDC tuyinza okukuwa omulimu – Dr. Baryomunsi

August 8, 2024 · Mubiru Ali
Minisita wa ICT Dr. Chris Baryomunsi; “Ntwala omukisa guno okuyozaayoza Bobi Wine. Osanga bwanaaba amaliriza ku LDC, tuyinza okutunula ekyokumuwa omulimu mu Offiisi ya Attorney General.” Bino Minisita Baryomunsi abyogeredde ku matikkira ga Cavendish University Uganda, Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine mwatikiriddwa Ddiguli mu mateeka.
#ffemmwemmweffe