Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 387 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Bobi Wine bamutonedde ente e Namisindwa RDC nagiwamba

January 6, 2021 · Mubiru Ali
Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine bwabadde e Namisindwa bamutonedde ebintu ebiwerako nga waliwo n’omusajja aliko obulemu alabiddwako nga awaganya mu bantu amutwalire ettooke;”Bwetubadde e Namisindwa, batuwadde emotoka ekika kya Hilux Double Cabin okuva eri Mw. Nyukuri Steven etuyambe mu kunoonya akalulu, omulala atuwadde ente wabula RDC nagiwamba nti olwokuba ebadde evudde mu Disitulikiti endala nga eyinza okusaasanya ekirwadde kya #COVID-19 mu Namisindwa🤔.
Nga tusemberera okutuuka ku kaguwa, obubaka bwaffe bugenda eri Bannayuganda okuvaayo mu bungi balonde nga 14-January-2021 era bakuume akalulu kaffe. Mwebale nnyo Namisindwa, eddembe tulirengera.”