Breaking
News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo wano e Bukoto ku Simba.
Bobi Wine ayuugumizza Hoima
September 21, 2019 · Mubiru Ali
Olunaku lw’eggulo Bannakisinde kya People Power – Uganda nga bakulembeddwamu Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine bayugumizza Buseruka mu Hoima mukunoonyeza Asinansi Nyakato akalulu. Ono yabadde ne Winnie Kiiza ne Hon. Barnabas Tinkasimire.