Bobi Wine ayongezaayo okwogera kwe

Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo ku ttiimuye eya National Unity Platform – NUP abakwatibwa; “Bannayuganda banange, byetufuna biraga nti banafe abasibiddwa e Masaka batulugunyiziddwa nga nabamu tebakyasobola kutambula! Tukyalemeseddwa okumanya banaffe Nubian li ne Eddie Mutwe wa webali. Ettuntu lyaleero tulimaze nga twogera ne Bannamateeka baffe abawano n’ebweru okulaba engeri gyetuyinza okumalawo okunyigirizibwa kuno.
N’olwensonga eno okwogera kwange okuggulawo omwaka nkwongezzaayo okutuusa olunaku lw’enkya ssaawa kumineemu ezolweggulo.
Mbakubiriza tusigale nga tuli bagumu tetuva ku mulamwa. Eddembe lijja.”

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu  Njeru municipality, mu Disitulikiti y'e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu Njeru municipality, mu Disitulikiti y`e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.
...

34 2 instagram icon
Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire.

Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire. ...

5 0 instagram icon
N'omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw'ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!?

N`omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw`ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!? ...

4 0 instagram icon