Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
Bobi Wine awangudde engule endala
September 2, 2019 · Mubiru Ali
Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine yawangudde engule ya DEAR Life Time Achievement Award, 2019. DEAR kitongole kyansi yonna ekisiima abaddugavu okwetoloola ensi yonna abatakabana okulaba nti batereeza embeera z’abalala. Omukolo gwabadde mu Marriott Hotel e Dallas, Texas.