Bobi Wine awadde ab’e Kasese obukadde 13

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Bannakisinde kya People Power – Uganda nga bakulembeddwamu Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine baduukiridde abantu b’e Kasese abakosebwa amataba munaku eziyise.
Bano bakwasizza Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC Omubaka Winnie Kiiza obukadde kumi nabusatu n’ekitundu (13.5M) ziyambeko ku bantu b’e Kasese. https://youtu.be/GMiZRRZUSwo

Share.

Leave A Reply