Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 234 listening Simba FM Live

Bobi Wine avuddeyo ku ky’emyaka n’okusoma kwe

August 31, 2020 · Mubiru Ali
Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine; “Ndwawo okuva ku mirimu egyomugaso okudda mu palapase agenderera okutujja ku mulamwa.
Mu naku eziyise, bingi byogeddwa kukusoma kwange wamu n’emyaka gyange nga bagezaako okuleetawo okubuusabuusa munneyisa yange.
Ku lw’obulungi bwabanywanyi bange abayinza okuba nga batiddemu olw’ebyogerwa. Olwaleero ngenda kuvaayo njogere ku bintu eby’enjawulo.”