Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 386 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Bobi Wine atonedde COVID-19 National Task Force ebintu

April 3, 2020 · Mubiru Ali

Munnakisinde kya People Power – Uganda era omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine avuddeyo n’awandiikira akakiiko akateereddwawo okulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19 nga akategeeza nga bwebagenda okutonera akakiiko kano ebintu omuli akawunga, omunnyo, ebijanjaalo nessabbuuni bigabirwe abantu abatalina mwasirizi mu Ggwanga lyonna nga bagondera ekiragiro kya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni kukugaba ebintu.Mu bbaluwa ye asabye akakiiko kano okukima ebintu bino ku lw’okubiri nga 7 omwenzi guno ku kitebe kya People Power Our Power e Kamwokya.