Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 891 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Bobi Wine asuubizza ab’e Mayuge okubaddiza ennyanja

September 5, 2023 · Mubiru Ali
Pulezidenti wa National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine asuubizza abantu b’e Mayuge okubaddiza ennyanja yaabwe baddemu okuvuba nga tewali abakuba ku mukono singa aba akutte entebe y’obukulembeze bw’Eggwanga.
Kyagulanyi era asabye abantu b’omubuvanjuba okusigala nga bali bumu bewale abantu abefunyiridde okubaawulayawula naddala nga bakozesa ssente y’omuwi w’omusolo.
Bino abyogeredde mu lukuŋŋaana lw’akubye mu kyelerezi ky’essomero lya Adam and Hawa ne ku mwalo e Bwonda mu kaweefube w’ekibiina ow’okutalaaga eggwanga.