Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 194 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Bobi Wine asisinkanye ne Katikkiro

January 31, 2023 · Mubiru Ali

Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP, Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine, akulira oludda oluwabula gavumenti mu Palamenti, Hon. Mathias Mpuuga Nsamba n’abakulembeze abalala mu Kibiina kino bagenze ku Bulange e Mengo okusisinkanira Katikkiro Charles Peter Mayiga okwogera ku nsonga ez’enjawulo.