Bobi Wine asisinkanye ne Besigye

Omubaka wa Kyaddondo East nga Munnakisinde kya People Power Our Power Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine baasisinkanye ne Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye baasisinkanye nebeggwa mukifuba n’oluvannyuma nebatuula wamu mu kuziika kwa Mw. John Lutwaama Ssebuggwaawo, Taata wa Nnabagereka Sylvia Nagginda e Nkumba.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Abafere baguddewo omukutu gwa facebook ogwa Minisita Kasaija