Bobi Wine asisinkanye Bannakibiina abawagula eky’obubaka bwa Palamenti

Pinterest LinkedIn Tumblr +
TUKOLERERA YUGANDA EMPYA;
Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Enkya yaleero tusisinkanye ne Bannakibiina kya NUP abawangula ebifo nga ababaka ba Palamenti. Twogedde ku nsonga eziwerako ezizimba eggwanga. Ekisinga obukulu tusizza kimu ng’enkuyege nti tulina okukola ebyo ebigenda okununula eggwanga lyaffe. Ndi musanyufu okulaba nti abakulembeze bonna ku mitendera egyenjawulo betegefu okukolerera Yuganda empya.”
Share.

Leave A Reply