Bobi Wine asisinkanye abayimbi

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Kyabadde kiyitirivu nnyo okusisinkana aba famire mu kisaawe kyokuyimba netuwanyisiganya ebirowoozo ku kusomoozebwa okuliwo mu Yuganda mu kisaawe kyaffe mu Yuganda.
Twasiize ekifaananyi nga ekisaawe kyaffe bwekirina okubeera ne Hon. Kiyaga Minisita ow’ekisiikirize avunaanyizibwa ku bayimbi ne katemba yabaddewo okutwala ebirowoozo byabwe.”
Share.

Leave A Reply