Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 105 listening Simba FM Live

Bobi Wine asisinkanye aba FDC

February 20, 2022 · Mubiru Ali

Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “nga bulijjo mbeera musanyufu okwogerako ne banange okuva mu bibiina ebirala wamu n’okulwanirira eddembe lyabantu baffe. Nasiimye nnyo okwegerezeganye ne Pulezidenti wa Forum for Democratic Change Patrick Oboi Amuriat ne Ssaabawandiisi Nathan Nandala – Mafabi. Nsuubira ebibala eby’amaanyi okuva mu nsisinkano eno.”