Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
bobi wine asiimiddwa
January 11, 2019 · Mubiru Ali
Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine
asiimiddwa mu nsi yonna olw’okukunga Bannayuganda okuvaayo okuwakanya
omusolo ku Social Media wamu n’okulwanirira omuntu wawansi. Ono
asiimiddwa ekibiina ekimanyiddwa nga Foreign Policy for Global Thinkers.