Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 288 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Bobi Wine asaanudde Palamenti ng’alayira

July 11, 2017 · Mubiru Ali

Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine omukulembeze ย wa Ghetto, mu ttuntu lya leero alayiziddwa nga omubaka wa Kyaddondo ey’obuvanjuba .

Kyagulanyi Ssentamu alayiziddwa Clerk wa Palamenti Jane Kibirige, n’alayira okukuuma ssemateeka w’eggwanga n’okussa ekitiibwa mu mateeka agafuga Palamenti.

Sipiika wa Palamenti Rebecca Alitwala Kadaga ayanirizza Kyagulanyi mu Palamenti ey’ekkumi n’amuwa kkopi ya ssemateeka w’eggwanga ne kkopi y’amateeka agafuga Palamenti. ย