Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
Bobi Wine anoonya linnya – Opondo
September 7, 2018 · Mubiru Ali
Ofwono Opondo avuddeyo nagamba nti: Hon. Kyagulanyi Ssentamu anoonya kumanyika mu bantu ekitajja kuwangaala bbanga ddene mbakakasa. kuba bangi bakigezezaako. yagamba nti bamukuba empiso zatategeera yerabidde nti medical reports tuzirina nga bamaze okumukebera byonna tubirina wano.
