Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,996 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

‘Bobi Wine alina eddembe okuyimba’ – Bobi Wine

April 22, 2019 · Mubiru Ali
Omuyimbi A PASS avuddeyo ku mukutu gwe ogwa Face book nayogera ku kyokugaana Bobi Wine okuyimba; “Bino mbyogera nga Munnayuganda so ssi ng’omuyimbi, nsuubira buli omu alina eddembe okukola asobole okulabirira ‘family’ ye naye sisuubira nti kino kikola ku Bobi Wine yekka nze kunze sikituufu. Ogaana omusajja okukola ebivvulu bye mu ngeri yonna, wamu n’okumulemesa okwogerako eri Bannamawulire.
Mu ndowooza yange Yuganda enyigiirizaako abantu abamu. Abo abatavaayo kuwakanya nkola eriwo olina eddembe. Eno si ye Yuganda gyetwagala, ebintu ebimu birina okukyuuka. Tetulina kukiriza buli kimu naye nange kanveeyo njogere ekindi ku mutima kasita mbanga sikoze ffujjo.”