Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Bobi Wine alimumbeera mbi – Gen. Mugisha Muntu

August 15, 2018 · Mubiru Ali

Gen. Mugisha Muntu nga ayita ku mukutu ggwe ogwa Twitter nategeeza nti Omubaka wa Kyaddondo Robert Kyagulanyi Ssentamu yakwatiddwa bubi ebitongole by’ebyokwerinda ku Monday era embeera gyalimu mbi nnyo yetaaga bujanjabi mangu nnyo. Agamba nti abennyumba ye wamu ne Bannamateeka be bamiddwa omukisa okwogerako naye. Agamba nti Gavumenti yandibadde yandibadde ekomye ebikolwa bino.