Bobi Wine alambudde ku bazzanyi ba ttiimu ya Kyaddondo

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine olunaku lwaleero asisinkanye ttiimu y’amasaza eya Kyaddondo eri mu kutendekebwa wali ku Champions Stadium mu Disitulikiti y’e Wakiso. Eno yetegekera omupiira gw’amasaza ogw’okubaawo ku ssande nga eyambalagana ne Busiro.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Owa Umeme amasannyalaze gamusse