Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 289 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Bobi Wine akyalidde ku bawagizi be mu kkomera e Kitalya

February 10, 2021 · Mubiru Ali
Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Mu ttuntu lyaleero ntuuseeko ku Kkomera e Kitalya okulambula ku banaffe abasibwa kati enaku 43. Buli omu nababasiba kati bakimanyi nti bano basibwa si lwakuba nti bazza emisango. Omusango gwabwe guli kwagala nsi yaabwe n’okugezaako okununula ensi yaabwe.
Ntunuulidde ebizimbe by’ekkomera nendowooza ku bawagizi ba National Unity Platform – NUP abasibwa nga tebalina musango. Ndabye ba Maama, abenganga ne mikwano nga bakaaba bwebabadde bazze okulaba abantu baabwe. Musobola okugenda mu maaso n’okusiga ensigo eyobukyayi naye ebibala mujja kubikungula.”