Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 184 listening Simba FM Live

Bobi Wine akyalidde ku Bannayuganda abasibirwa e Dubai

October 11, 2022 · Mubiru Ali

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Oluvannyuma lw’ekivvulu kyaffe ekyokusonderako ssente okusazibwamu, twakyaliddeko ku bannyinaffe abasibirwa mu Al Awir Deportation Jail, e Dubai. Bano kyebetaaga ye tiketi y’ennyonyi ebazza e Yugnada nga yamitwalo nga 80. Mu kifo kino kyokka mulimu Abawala Abafirika 600 nga ku bano Bannayuganda kuliko 200 abalala bamawanga malala.