BOBI WINE AKUZIZZA AMAZAALIBWAGE

Omubaka wa Kyadondo East Robert Kyagulanyi aka Bobi Wine olwaleero mazaalibwage era nga asazeewo kugakuliza mubifo eby’enjawulo omuli amalwaliro saako n’okutwalira abantu obuyambi naddala abo abayita mubulamu obwokusoomozebwe. kyagulanyi atandikidde muddwaliro ly’e Kasangati natwalira abakyala ab’embuto ebikozesebwa okubayamba mukuzaala bwavudde awo nakyalirako abakyala b’ekibiina ky’obwanakyewa ekya sisters with bristers e Kasubi Lubya ekikulemberwa omukyala Harriet Kasozi nabo n’abatwalira kubuyambi.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Abayizi bakaaye ku Busoga Yunivasite