Breaking
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 334 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Bobi Wine akubirizza ab’e Kyaddondo okubeera abayonjo

March 22, 2020 · Mubiru Ali

Bobi Wine; “Olunaku olwaleero nsisinkanye n’abakulembeze mu Kyaddondo East Constituency netukubaganya ebirowoozo ku ngeri abantu gyebasobola okwetangira ekirwadde kya #COVID19. Tukubaganyizza ebirowoozo ku ngeri gyetusobola okuteekesa ebiragiro bya Minisitule y’ebyobulamu mu nkola.Ngabidde abantu abazze ebintu ebikozesebwa mu kunaaba engalo era nebakubiriza okubeera abasaale mu bitundu byabwe. Basabye okubiriza abatuuze okunaaba engalo, okwewala enkungaana wamu n’okutegeeza bekikwatako bwewabaawo omuntu yenna alina obubonero obwo. Tusigale nga tukola kyetusobola nga bwetusaba omukama Katonda atutaase.” #COVID19UG