Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 748 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Bobi Wine akiriziddwa okuddamu okuyingira Bungereza

November 7, 2023 · Mubiru Ali

Omukulembeze wa National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine; “Njagala okwebaza Bannamateeka baffe mu UK olwomulimu ogwamaanyi gwebakoze nga tebakoowa wamu n’abantu baffe aba NUP/People Power Diaspora abakoze obutakoowa nga basitula amaloboozi gaabwe nga bekalakaasa mu mirembe. Ensonga enkulu ebadde nti tekibadde kyabwenkanya okukiriza Gen. Museveni amanyiddwa ensi yonna nti nnakyemalira okuyingira UK naye nebasigala nga baŋŋaana okugenda yo, so nga nze nabalala tugezaako okuzimba eggwanga eritaliimu kunyigirizibwa n’okulaba nti demokulasiya abukala. Njagala okubategeeza nti ekkoligo eryanteekebwako nga ŋŋaanibwa okuyingira UK linzigiddwako, era mu maaso awo njakuba nkyalako mu UK oluvannyuma lw’emyaka egisoba mu 10.”