Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 164 listening Simba FM Live

Bobi Wine akiise embuga

May 23, 2020 · Mubiru Ali

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine;”Olwaleero tukyaddeko e Mbuga okulaba ku Bajajja ffe Abataka abakulu ab’obusolya bw’Ebika bya Buganda okubatwalira ku ddigobe n’eminyonyi basobole okuyita obulungi mu Eid wakati mu muggalo gwa #COVID-19.
Twayaniriziddwa Jajja Kayiira Gajuule Omukulu w’ekika ky’Embogo era Ssentebe w’Abataka.
Bajajja bali bulungi era bantumye mbatuuseeko okulamusa kwabwe. Awangaale Saabasajja Kabaka.
#ObugandaBika”