Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 199 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Bobi Wine akebeddeko ku Kasirye Ashraf

January 1, 2021 · Mubiru Ali
Abakulu okuva mu kibiina kya National Unity Platform – NUP okubadde Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine ne Ssaabawandiisa David Lewis Rubongoya batuuseeko mu Ddwaliro e Lubaga okukebera ku Munnamawulire Saif-llah Senior Ashraf Kasirye ali mukujanjabibwa oluvannyuma lwokukubwa akakebe ka teargas akamutulikira ku mutwe.