Bobi Wine agenda kugenda e Masaka okukubagiza bebatidde abantu

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Mathias Mpuuga Nsamba yetabye mu kuziika Maria Nakayanja Nakato 80, ayitiddwa abebijjambiya e Masaka. Agamba nti yetisse obubaka bwa Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine nti era akola enteekateeka essaawa yonna agenda kugendako e Masaka okukubagiza abo bebatidde abantu baabwe.

Share.

Leave A Reply