Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 672 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Bobi Wine agamba nti Poliisi emugaanye okugenda mu Alebtong

December 11, 2020 · Mubiru Ali
Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nategeeza nti ab’ebyokwerinda bwebakutte abantu ku ttiimu ye enoonya akalulu 26. Kyagulanyi agamba nti Uganda Police Force emulemesezza okutuuka mu Disitulikiti 27 nga bamugaana okutuuka walina okusisinkana abawagizi be. Agamba nti leero bamugaanye okugenda mu kifo w’abadde alina okubeera mu Alebtong.